TOP

Kapalaga alaze omutima omugabi

Added 13th July 2018

Kapalaga alaze omutima omugabi

OMUYIMBI Micheal Kakande amanyiddwa nga Kapalaga (ku ddyo) alina omutima ogulumirirwa ate mugabi.

Alina ekibiina kye yatuuma Kapalaga Heart Foundation mw’ayita okuyamba abaana abalina obuzibu ku mitima ng’akuηηaanya ssente abaana ne batwalibwa e Buyindi okujjanjabwa.

Agamba nti bukya akitandikawo awazezza abaana bataano abatwaliddwa e Buyindi ne bajjanjabwa ne bawona.

Kapalaga ategese omukolo enkya ku Lwokutaano gw’atuumye 60 kids 60 smiles mu Africana Hotel kw’agenda okusondera abaana abasigaddewo ssente z’okubajjanjaba

Agamba nti omugenyi omukulu waakubeera omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Ssekandi n’asaba abazirakisa okumwegattako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...