TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Omukwano gwa Spice Diana ne Gravity Omutujju guli mu 'ggiya nnene': Bali bulala!!

Omukwano gwa Spice Diana ne Gravity Omutujju guli mu 'ggiya nnene': Bali bulala!!

Added 20th July 2018

Ebifaananyi byabwe ebiraga nga bali mu mukwano omuzito okutuuka ne kussa lw'okwenywegera okukira abaagalana abaludde nga tebeeraba bikwekuddwa!!.

OMUYIMBI Spice Diana ne Gravity omutujju kyonna kyebaliko kikulu!

Ebifaananyi byabwe ebiraga nga bali mu mukwano omuzito okutuuka ne kussa lw'okwenywegera okukira abaagalana abaludde nga tebeeraba bikwekuddwa!!.

Omanyi ababiri bano be bamu ku bayimbi abaliko mu kisaawe mu kisaawe ky'okuyimba era bombiriri balina 'waaka' ng'enjogera y'abavubuka ensangi zino bw'egamba kyokka kye baliko kye tutamanyi!

Ebifaananyi bya Spice Diana ne Gravity Omutujju biraga ng'ababiri bano balinga abeekuba obuwuna ne jangu onkwenkule.

 

Gravity mu bifaananyi yalabise ng'afunzizza Spice Diana naye eyalabise ng'anyumirwa okumunyonyoogera n'okumunwegera nga teyeesise namu.

Aboolugambo abamu baatandise dda okubitebya nti kyandiba nga bali mu mukwano kyokka Gravity alina omukyala awaka so nga ne Diana alina omuntu we amutokota.

Tetumanyi oba ani eyabadde akyalidde munne!

Oba bombi babala ka ki? Nze naawe............

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...