TOP

Abadde akuba abaserikale gamumyuse

Added 30th July 2018

Abadde akuba abaserikale gamumyuse

OMUVUBUKA eyeesuddemu jjulume n’akasukira abaserikale ba poliisi amayinja amaaso gamumyuse. Bamutaayizza ne bamukwata ne bamunyiga ebitooliro era bagenze okumutuusa ku poliisi ng’amaaso gamumyuse n’okutuuyana nga bwe yeegayirira bamusonyiwe.

Poliisi yabadde egumbulula abavuzi ba bodaboda abaabadde beekalakaasa mu Kampala ku luguudo lwa Namirembe nga bawakanya eky’okubakwata n’okukwata pikipiki zaabwe.

Ronald Ddamba ye yabadde aggudde olutalo ku baserikale. Baamukutte ne bamukasuka ku kabangali ya poliisi. Yabadde yeewakana nti ye obwedda atunda kasooli we omuserikale n’amulaga vidiyo ng’alonda ejjinja ate n’adda mu bafande munsonyiwe sijja kubiddamu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...