TOP

'Canon seka mpola naawe ewuwo kijja'

Added 19th September 2018

OMWOGEZI wa poliisi mu Uganda, Emilian Kayima y’omu ku beetabye mu kusabira omugenzi ASP Peace Nansaba ku St. John’s Church e Kamwokya.

Okusaba olwawedde, Kayima n’agenda okusisinkana Rev. Canon Stephen Gelenga ne banyumyamu. Ekyaddiridde nseko kyokka tetwategedde kiki kyabasesezza.

Oba Canon yabadde akulisa Kayima abasajja abaamufubutula mu kuziika omugenzi Kirumira n’atutegeeza nti enkuba ye yamutiisa n’adduka? Nze naawe.

Batugambye nti Kayima mu kusaagirira yagambye Canon aseka mpola kubanga ekyamutuukako naye kiyinza okumutuukako essaawa yonna.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nambooze, Bakaluba n'abakulembeze abalala nga bajaganya olw'obuwanguzi bwa NUP obwamaanyi e Mukono.

Bakaluba Mukasa awangudde e...

Rev. Peter Bakaluba Mukasa yalangiriddwa ku buwanguzi nga ssentebe wa disitulikiti y'e Mukono wakati mu mizira...

Bafaaza abazze ne ambuleera...

BAFAAZA ku Lutikko e Lubaga bacamudde abantu abeetabye mu mmisa ey'okusabira Omusumba w'Essaza ly'e Masaka eyawummula,...

Swengere ne bannamawulire b...

Bannamawulire abaayimbuddwa kuliko Kasolo ng'ono aweerezza pulogulaamu y'okumakya eya Kokoliyooko ku laadiyo ya...

Katikkiro Mayiga akunze aba...

KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga ayongedde okukubirizza abantu okuwandiika ebitabo by’olulimi Oluganda...

DERRICK ORONE naye alaze by...

Yawangudde eky'omubaka wa Gogonyo mu disitulikiti y'e Pallisa. Aludde mu nsiike y'okuyimba era abaddeko maneja...