TOP

Ssebbanga kale bba!... Teweepimira by'ositula!?

Added 29th September 2018

SSENGA Ssebbanga n’omuwala eyategeerekeseeko erya Sharon beekoze obusolo mu kivvulu ne batabula abalabi.

Ssebbanga omuwala ono obwedda gw'ayogerako nga mukwano gwe yasoose kwagala kumunywegera mu lujjudde kyokka ng'omuwala alabika alina ensonyi era ekyaddiridde kwe kumweyimbamu amusitule nga bw'agamba nti "nange kambasaalize n'owange."

Wabula olwa sayizi ya Sharon, wabadde oyinza okugamba nti akamotoka akaakazibwako erya 1200 ke kasitudde loole kuba yenna obwedda agezaako okusinziira ng'olaba mitaafu gye gimwetimbye mu kyenyi.

Oluvannyuma twakitegeddeko nti Sharon ono abeera Makindye era yaliko omukozi ku Ttivvi emu ng'ennaku zino tava ku lusegere lw'abayimbi n'abantu abalala abali mu nsiike y'amasanyu.

Waliwo abaawuuliddwa nga bagamba nti "wabula Ssenga Ssebanga teyeepimira?"

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...