TOP

Kapere teyeemoolera ku bya ssente

Added 6th October 2018

ONO yasangiddwa ku mikolo gya bannamagye ku kisaawe kya Meesi e Makindye ng’ebibinja eby’enjawulo okuva mu bbalakisi bittunka mu mupiira.

Kapere yasoose kusiriikirira wabula yagenze okulaba nga tewali amufaako kwe kukwata akazindaalo n’atandika okwogera.

Wabula bwe yabadde amaliriza, yategeezezza ng’ekizike bwe kitamuzira, kuba yabadde akozesezza amalusu ge mangi, kyokka mu kifo ky’okumuwa 50,000/- baamuwadde 20,000/- buli omu n’alowooza agenda kuzigaana wabula yapapye okuzikwata katono agwe.

Anti omulaluw’akuweera!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...