TOP

Munsaba 'akapera' mwagala kunziba

Added 30th October 2018

Bwe bamutuusizza ku poliisi ne yeewozaako nti ye si mubbi, muyimbi era okutunula obubi kirabika kye kimukwasizza.

JOB Oman bamukwatidde mu kitimba kya poliisi ekinoonya abamenyi b’amateeka.
 
Bwe bamutuusizza ku poliisi ne yeewozaako nti ye si mubbi, muyimbi era okutunula
obubi kirabika kye kimukwasizza.
 
Abaserikale bwe baamusabye okubawaamu akapera okukakasa byayogera n’agaana ng’agamba nti basooka kumuyimbula si kulwa nga babba ennyimba ze.
 
Oman omutuuze w’e Mulago yakwatiddwa nga kigambibwa nti abasuubuzi baludde
nga bamulumiriza okwefuula atikkula ebirime ku mmotoka n’ababba.
 
Bino byonna Oman yabyegaanyi ng’agamba nti bamusibako amatu g’embuzi okumuliisa
engo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...