TOP

Muwala ki ono akozesa Ssekamatte emirimu?

Added 12th November 2018

MU basajja abalidde obulamu, Grace Ssekamatte gwe baakazaako erya ‘Kirikitya’ tomubuusa maaso.

MU basajja abalidde obulamu, Grace Ssekamatte gwe baakazaako erya ‘Kirikitya’ tomubuusa maaso.
 
Bwe yabadde mu Nyondo Pub nga batongoza fi rimu ya ‘‘There is Hope’’ eya Queen Florence, alina ekyana kye yataayizza ne batiguka ne basaaliza
abaabaddewo.

 

 
Ekiwala kino ekyabadde kyesaze akawale akaddugavu akatangaala nga kizina amazina ga ‘bendi ova’ Ssekamatte yakisemberedde n’akikwata mu kiwato ne kinyeenya ebbina nga bwakitunuulidde.
 
Omukono ggwa Sseka gwasoobye mpola ne gukwata ekiwala awantu ne kibuuka nga bwe kifa enseko olwo abantu ne batandika okwekuba obwama n’okwebuuza nti muwala
ki ono akozesa Sseka emirimu. Oba baakomye wa? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...