TOP

Fik Fameica ali mu kkooti lwa kubba luyimba

Added 13th December 2018

OMUYIMBI Fik Fameica bamututte mu kkooti ku bigambibwa nti yabba oluyimba.

 Fik Fameica

Fik Fameica

Fik Fameica ng'amannya ge amatuufu ye Shafi k Walukagga ne Karma Ivie management be bawawaabiddwa mu kkooti Enkulu etawulula enkaayana z'ebyobusuubuzi mu Kampala ku musango nnamba CS 973/2018.

Kkampuni ya Wanene Entertainment okuva e Tanzania n'omuyimbi w'e Tanzania Chin Bees ng'amannya ge amatuufu ye Mussa Ramadhani be bawaabye. Era obujulizi bwonna babuyisizza mu bannamateeka baabwe aba KTA advocates.

Mu mpaaba yaabwe bagamba nti Wanene Entertainment ye nnannyini oluyimba PEPETA era nga luyimbibwa Chin Bees.

Kyokka Fik Fameica yalwozaamu n'alutuuma MAFIA olukubibwa buli wamu era nga baagala kubaayiriyira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...