TOP

Spice Diana afunye omusajja amuteekamu omusimbi

Added 17th December 2018

MU kaweefube gwaliko okwetegekera ekivvulu kye ekituumiddwa ‘‘Spice Diana Live Concert’’ omuyimbi ono agudde mu bintu.

Omugagga Robert Kampala owa R- Kampala Investment amutaddemu obukadde 60 zimuyambeko okutegeka ekivvulu kino ekigenda okubeerawo nga January 25, 2019 ku Freedom City.

Spice Diana omwaka guno agufuniddemu ebintu bingi okuli: okukola situdiyo ya 32 Records e Luwafu, yeeyiwamu mmotoka ensajja n'okukutula ddiiru ensava ne kkampuni y'Abachina ekola ku by'okunywa.

Ekivvulu kino kiwagiddwa Vision Group efulumya ne Bukedde. Spice Diana yawuliddwa nga yeewaana okunaaba olweza olwanoga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...