TOP

Chamilli ebyo biveeko tonkubya emiggo

Added 21st January 2019

OMUBAKA wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine (ku ddyo) n’omuyimbi Jose Chameleone be bamu ku baanyumiddwa omuziki gwa King Saha ku Kyaddondo Rugby Grounds e Lugogo.

Chamilli olwatuuse n'agenda okubuuza ku Bobi nga bwamukuba akaama.

Ebigambo Chamilli bye yagambye Bobi birabika byamutiisizza n'amukomako ng'eno bwamusindiikiriza amuviire ng'alinga agamba nti ajja kumukubya emiggo.

Oba yabadde amubuuza ku luyimba lwa ‘Tuliyambala engule'' olutadde abayimbi ku bunkenke ennaku zino? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Anite ku ddyo ng'atwalibwa mu mmotoka ya poliisi eyamututte e Mukono

Eyatemudde mukwano ggwe n'a...

POLIISI eyogezza omukazi eyasse mukwano gwe n’amubbako omwana e Mukono n’amutwalira muganziwe mu bizinga by’e Kalangala....

Balooya ba Kyagulanyi, George Musisi (ku kkono) ne Fredrick Robert, muganda wa Kyagulanyi, Fred Sentamu Nyanzi (wakati), omuwandiisi wa NUP, Gen. David Lewis Rubongoya, n;omwogezi wa NUP, Jowel Senyonyi (ku ddyo).

Poliisi by'esazeewo ku kuva...

POLIISI ekkirizza okuva mu maka ga Kyagulanyi wabula n'etegeeza nti yaakusigala ng'emutambulizaako amaaso. Omwogezi...

Pulezidenti Museveni lwe yatongoza ekkolero lya METUZHONG erikola bbaasi e Namanve nga March 9, 2019.

Gavumenti by'egenda okukola...

OKUTANDIKA okukolera wano ebintu ebibadde bisuubulwa ebweru w’eggwanga n’okwongera ku bungi bw’ebintu ebitundibwa...

Fred Enanga.

Poliisi eyigga omuwala eyag...

POLIISI etandise okunoonya omuwala, Unique Kobusigye gw’erumiriza okusaasaanya amawulire ku kyasse Omusumba w’e...

Isreal

Boogedde bye balabye mu mya...

Micheal Orahi Osinde, omwogezi w’omukago ogutaba ebibiina byobufuzi byonna mu ggwanga ogwassibwawo mu 2010 agamba...