TOP

Muganza Katonda yamumpa nga kirabo - Maureen Nantume

Added 4th February 2019

OMUYIMBI Maureen Nantume owa Golden Bandi yeewaanye nga bwali mu kintu kubanga omukwano bba Muganza gwamulaga gumuwadde emirembe era bwe luba lugendo ng’atambula, yatuuka n’awummula nga kati ali ku katunda yeenyweera.

‘‘Aboogezi mujja kwogera naye nze mukyala wa Muganza. Kyova olaba ne bw'afuna abakazi abalala era bakulembeza Nantume.

Naye gwo omubiri ogulaba? Olowooza guno guyinza okubeerawo nga tewali musajja agunyiganyiga. Ate mu biseera ebitali byewala ng'enda kumuzaalira omwana omulala nyweze ekintu kyange''.

Nantume bwe yagambye. Yabyogeredde ku ofi isi za Bukedde wiiki ewedde. Waliwo ebyogerwa nti Muganza agenda kukuba omugole we gwe yaakanjula nga March 8, 2019 embaga.

Oba kye kyamutiisizza naye n'asalawo okuteekayo lonki ya ‘‘Ndi muzadde''. Tunaabiwulira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...

Minisita Kuteesa

Minisita Sam Kuteesa ayanju...

MINISITA w'enkolagana y'amawanga g'ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ayanjudde lipooti ku bwegugungo obwaliwo nga November...

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'...

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa...

Bakiraaka ba kkooti nga bambadde yunifoomu.

Baleese yunifoomu z'abakozi...

Kaweefube w'okulwanyisa obuli bw'enguzi, essiga eddamuzi limukwasizza maanyi bwe litongoza  yunifoomu  egenda okwambalibwa...