TOP

Ssaava Karimu awangudde engule mu America

Added 25th February 2019

Ssaava Karimu awangudde engule mu America

 Ssaava Karimu ng'alaga engule eyamuweereddwa

Ssaava Karimu ng'alaga engule eyamuweereddwa

OMUYIMBI Saava Karim Nsubuga eyayimba Ggaba ku mazzi, awangudde engule ey'enkizo ey'omuyimbi wa Afrika asinze okutumbula eby'enyimba za Afrika n'ebyobuwangwa mu nsi yonna.

 ngulw eyaweereddwa saava arim Engulw eyaweereddwa Ssaava Karim

Engule zino ezimanyiddwa nga African Community Achievement Award -USA zaabaddewo ku Sunday mu kibuga Los Angeles eky'essaza ly'e California mu Amerika. Engule ezo, zivunaanyizibwako abayimbi Abafrika bonna mu nsi ne bwe babeera baava mu nsi zaabwe nga bali ku kyeyo.

Yavuganya mu biti bina okuli ekya Best Africa cultural promoter (gye yawangudde) eya Best male artist in diaspora n'ebiti ebirala bibiri era yeyasinga okuvuganyiza mu biti ate nga mu Uganda ye yekka abazungu gwe baalonda okuziuganyamu.

Saava eyabadde agenda okuyimba mu kivvulu omwamuweereddwa engule eno mu North Hollywood -California ku Ssande, yategeezezza Bukedde nti ekimu ku byamuwanguzizza kwe kusigala ng'ayimba nyimba zakinnayuganda wadde ng'ali mu Amerika, okukola charity oba kiyite okwenyigira mu kuyamba abetaavu n'ebirala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....