TOP

Meeya omuziki gumusensera

Added 25th March 2019

Meeya omuziki gumusensera

DJ olwasuddemu oluyimba ‘‘Oli wa mukisa'' olwa Stabua Natooro, abakyala ba Kamuli C baayingidde eddiiro ne batandika okubiibyamu. Ne Meeya wa Kira Munisipaali, Julius Mutebi endongo olwamuyingidde n'ayingira eddiiro n'atandika okuttunka nabo mu mazina.

Alina omukyala gwe yafunzizza ne bazina nga bakka n'okwambuka nga bwamukuba oluuso enduulu n'evuga. Owoolugambo waffe atugambye nti Meeya yagenze okuva mu ddiiro ng'akatuuyo kamuyitamu.

Abakyala bano obwedda bazina bwe bamwetoolooza weema n'okumulambuza eby'emikono bye bakola ng'ekibiina. Yabawadde akakadde bongere okwekulaakulanya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo