TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Embeera ya Rema ne Kenzo erekedde abawagizi baabwe ebibuuzo

Embeera ya Rema ne Kenzo erekedde abawagizi baabwe ebibuuzo

Added 24th April 2019

Abaalabye Rema Namakula ng’agabula bba, manya Eddy Kenzo obuugi ng’ali wamu ne muwala waabwe Amaal Musuza ne mikwano gyabwe bazze mu kwebuuza oba ababiri bano bazzeemu okweraga amapenzi aga ddala.

Wabaddewo ebigambo ebiyitihhana nti simanyi Rema yafuna ennyumba e Namugongo n'atwala n'ebibye kyokka kyababuuseeko nga babalaba bali bonna mu maka gaabwe ag'e Sseguku beegabula buugi.

Rema yabadde mu kwebuga ng'agabula kyokka ng'aliraanye Kenzo ekyawadde abawagizi baabwe essuubi nti osanga bazzeemu okulima akambugu.

Kyokka waabaddewo abalala abagambye nti osanga balina ensonga endala gye baabadde baggusa erimu n'akasente, ekituufu ku byombi nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....