TOP

Bagundi abannyiga mutyo mukimanyi munzitira amaka?

Added 28th April 2019

EYAKWAKKUDDE essimu ku badigize baamunyize ekitooliro n’adda mu kuwoowoola nga bwe bamuttira amaka.

Ssempappe ono yagenze ku bbiiki e Birinzi mu Masala n'ekigendererwa ky'okuyiiyiza mu nsawo z'abeeriira obulamu wabula ne bamulaba mangu nga tanneemulula.

Baamuyodde ne bamutwalira mu bbanga ne bamunyigira awafunda era olwakutte ku maka n'atandika okulaajana nti essimu teyinza kumutuusa kulemwa kwefunira ku baana.

Yalabye bamulemeddeko kwe kwogera ng'essimu bwe yagiwadde munne olwo kwe kubatwalayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutume John Bungo ne Bp. Joel Kakembo nga boogerezeganya mu lukung'aana lw'okusaba

Musabire eggwanga nga twete...

Abasumba okuva mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo babanguddwa ku ngeri gye basobola okulung'amyamu ekisibo kya...

Kabangali etomeddwa bbaasi yonna esaanyeewo mu kabanje akasse abantu abana e Mbarara.

Akabenje katuze 4 e Mbarara...

Abantu bana be bakakasiddwa okufiira mu kabenje akawungeezi kw'olwaleero ku kabuga k'e Rugando mu luguudo lwa Mbarara-Ntungamo...

Nakitto maama wa Amos Ssegawa (mu katono) eyattibwa.

Gavumenti etuliyirire obuwu...

BAZADDE b'abaana abattibwa bagamba nti ekya Museveni okubaliyirira si kibi bakirindiridde naye alina okukimaanya...

Ssendagire omu ku baakubwa amasasi n'afa.

Famire z'abattiddwa mu kwek...

PULEZIDENTI Museveni yayogedde eri eggwanga ku kwekalakaasa okwaliwo nga November 18 ne 19 nga kwaddirira okukwata...

Pulezidenti Museveni ng'alamusa ku bantu be.

Pulezidenti akunze aba NRM ...

Pulezidenti Museveni ayingide mu bitundu by'e Busoga olwaleero mu kukuba kampeyini ze ezobwapulezidenti . Mu...