TOP

Katende asudde nkubakyeyo n'ayingizaawo hakki endala

Added 12th June 2019

Katende asudde nkubakyeyo n’ayingizaawo hakki endala

MUHAMMAD Katende mukubi wa bifaananyi mu Kampala. Gye buvuddeko yafuna nkubakyeyo Zamarad Twaha n'amwanjula mu bakadde n'oluvannyuma ne babawoowa.

Kyokka omwaka gumu emabega, omukwano gw'abaagalana bano gwaggwaawo ne baawukana. Kyokka okusinziira ku kye twalabye ku Serena Hotel mu Kampala ku Ssande mu kivvulu kya Flavia Namulindwa, kirabika Katende yayingizzaawo eggaali empya.

Batugambye nti omuwala ye Ramulah era obwedda bali mu kweraga mapenzi n'okukuba abantu ebitole bya laavu ng'oyinza okulowooza nti buli omu gw'afunye ye Muggalanda we.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono