TOP

Omuziki gwa Sheebah gufuukuula Magogo!

Added 8th July 2019

TWATEGEDDE wiiki ewedde nti Pulezidenti wa FUFA, Ying. Moses Magogo ku bwagazi bw’alina eri omupiira, agattako okunyumirwa omuziki naddala ogwa Sheebah Karungi.

Abantu abaalabye Magogo ng'ali ku kabaga ka Sheebah ng'ayingira ennyumba ye e Munyonyo ng'eno abazannyi ba Cranes bali Misiri beekalakaasa, kyabakakasizza ng'omukulu ono bw'alina laavu y'omuziki gwa Sheebah.

Kyokka waliwo atugambye nti omukulu aliko emirimu gya FUFA egyabadde gimukomezzaawo kwe kuyitirako ewa Sheebah ng'omuwagizi.

Eno obwedda ali n'omuyimbi Laila Kayondo n'omuwala omulala gwe batugambye nti munywanyi wa Sheebah.

Bwe yamalirizza emirimu gye yabaddeko n'addayo e Misiri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...