TOP

Sipapa atambula ne bulangiti mu bivvulu

Added 8th July 2019

OMUGAGGA Sipapa naye nno taggwaayo. Bw’asimbula awaka ng’agenda okulya ssente abeera asimbudde.

Ate engeri gy'alina emmotoka ennene apakiramu buli kimu.

Omukulu ono twamuguddeko gye buvuddeko mu kivvulu kya Roast & Rhymes ku Jahazi Pier e Munyonyo ng'ali ne mukyala we balya obulamu.

Empewo bwe yabayiseemu ne batumya bulangiti ne beebikkirira nga bwe banyumirwa ebigenda mu maaso.

Kyokka obwedda ababalaba beebuuza emikono gyabwe gye gyabadde gikutte.

Sipapa alina abakazi bana kyokka kirabika ono gwe twategeddeko erya Shamirah yawambye ate teyeemotyamotya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mutebi (mu katono) ng’alaga amabwa ku kabina ke.

Abajaasi abalwanyisa envuba...

ABAVUBI babiri ku mwalo gw’e Wanyange mu Ggombolola ye Mafubira e Jinja bakigguddeko, abajaasi abalwanyisa envuba...

Dr. Tumwesigye

Dokita aleppuka na gwa kuka...

OMUSAWO Wilson Tumwesigye 32, ono ng’akola gwa kukebera bakyala ba mbuto (Radiographer) mu ddwaaliro lya Kamwokya...

Abaana abaatomeddwa mmotoka nga batwalibwa mu ddwaaliro e Kawolo. Mu katono bwe babadde bafaanana.

Makanika abadde agezesa mmo...

MAKANIKA olumaze okukanika emmotoka n’agivuga emisinde n’emulemerera okukkakkana nga yeefudde n’etomera abaana...

maka ga ba Shimanya. Mu katono, ye Shimanya ne Kakai gwe yasse

Ow'ebbuba asse mukazi we ng...

OMUSAWO w'eddwaaliro lya IHK yakomyewo ku ssaawa 5:00 ez’ekiro era yasanze bba yatabuse dda! Bba yayongedde okuva...

Pulezidenti  wa DP Nobert Mao ng’ayogera mu lukung’ana lwa bannamawulire mu Kampala.

Ebizibu mu DP byeyongedde: ...

EBIZIBU byeyongedde mu DP, ekisanja kya Nobert Mao bwe kiweddeko wakati mu kuwakanyizibwa abamu ku bammemba okuli...