TOP

Mujje tudigidde muwone situleesi

Added 12th July 2019

Mujje tudigidde muwone situleesi

OMUYIMBI Abdallah Buwembo eyeeyita B.B Father aleese oluyimba olupya lw'atuumye ‘‘Kitokota si kisaanikire''.

Oluyimba luno lulimu ekidongo ekiggunda ne kitaleka muntu mu ntebe. B.B Father agamba nti asazeewo okuyimba oluyimba luno n'ekigendererwa ky'okumala ku bantu situleesi y'ebizibu ebibeerawo mu bulamu bw'ensi eno obujjudde okusoomooza.

Ekimu ku bitundu mu luyimba kigenda bwe kiti: ‘‘kino kitokota ssi kisaanikire, amazima ddala, mutuule mukkalire,,,,,,,,.'' Oluyimba luno alugasse ku ndala ze yasooka okuyimba okuli: ‘‘The Best ne Nakigudde''.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...

Bannayuganda muve mu tulo -...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okuva mu ttulo bataandike okusala amagezi g’okunoonya obuggagga n’asaba...

Gavana Mutebile

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...