TOP

Omuziki gwa Natooro guwoomera Ssekandi

Added 24th July 2019

OMUYIMBI Stabua Natooro nga bw’ayimba nti omuntu ow’omukisa buli kyakola afuna kirabika yali yeeyimbako.

Omumyuka wa Pulezidenti amuwadde ekirabo kya kkamera ekuba ebifaananyi n'okukwata vidiyo n'amuwonya obufaananyi bw'essimu.

Oba yabadde amwebaza kukuba muziki gumuwoomera oba kkamera yagimuwadde nga mukwano gwe? Nze naawe.

Kkamera eno yagimuweeredde ku kabaga Flex Kabuye ke yakoledde omwana we oluvannyuma lw'okubatizibwa.

Owoolugambo waffe atugambye nti oluyimba lwa Stabua ‘‘Oli wa mukisa'' lunyumira nnyo Muzeeyi Ssekandi era bwe yalukubye, omukulu yalabiddwaako ng'afa essanyu n'atuuka n'okusaba balumuddiremu.

Natooro yawuliddwa ng'agamba nti awonye bapapalazi ababadde bamutawaanya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...