TOP

Grace Khan odduka ki si ggwe wampise?

Added 13th August 2019

Omuyimbi Grace Khan agudde ku kyokya. Bwe yalinnye ku siteegi n’ayita omuvubuka atemotyamotya ajje ku siteegi bayimbe bonna. Waliwo omuvubuka eyabadde yeewulira amazina ge nga ne sitamina agiweza eyayingiddewo.

 Grace Khan ng'adduka ku siteegi

Grace Khan ng'adduka ku siteegi

Omuyimbi Grace Khan agudde ku kyokya. Bwe yalinnye ku siteegi n'ayita omuvubuka atemotyamotya ajje ku siteegi bayimbe bonna.

Waliwo omuvubuka eyabadde yeewulira amazina ge nga ne sitamina agiweza eyayingiddewo. Grace Khan yasuddemu oluyimba lw'omukwano omuvubuka n'amulagako.

Baasoose kuzina mazina ga weetiiye ng'omuwala yeekulukuunya akabina ke ku ffulaayi y'empale ya ggaayi enduulu n'evuga.

Ekyaddiridde kumukwata munyigo. Grace Khan eyabadde yeesaze akagoye akamutippye ebintu byasoose ne bimunyumira kyokka yagenze okuwulira nga ffulaayi y'omuvubuka etabuse ne yeesikamu.

Omuvubuka yayongedde okumunyweza nga bwamunyiga ku kabina n'okumukwata awabi n'atya n'ekyaddiridde kumwesikako n'adduka ku siteegi. Omuvubuka yamugoberedde nga bw'amugamba nti nnyabo komawo ggwe wampise. Baabadde ku  Lagrand Hotel e Bwaise ku Idd.

Grace Khan yawuliddwa ng'anyumiza banne nti omuvubuka yabadde ameze effumu mu mpale nga takyasobola kumugumiikiriza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo