TOP

Grace Khan odduka ki si ggwe wampise?

Added 14th August 2019

Grace Khan odduka ki si ggwe wampise?

OMUYIMBI Grace Khan agudde ku kyokya. Bwe yalinnye ku siteegi n'ayita omuvubuka atemotyamotya ajje ku siteegi bayimbe bonna. Waliwo omuvubuka eyabadde yeewulira amazina ge nga ne sitamina agiweza eyayingiddewo. Grace Khan yasuddemu oluyimba lw'omukwano omuvubuka n'amulagako.

Baasoose kuzina mazina ga weetiiye ng'omuwala yeekulukuunya akabina ke ku ffulaayi y'empale ya ggaayi enduulu n'evuga. Ekyaddiridde kumukwata munyigo. Grace Khan eyabadde yeesaze akagoye akamutippye ebintu byasoose ne bimunyumira kyokka yagenze okuwulira nga ffulaayi y'omuvubuka etabuse ne yeesikamu.

Omuvubuka yayongedde okumunyweza nga bwamunyiga ku kabina n'okumukwata awabi n'atya n'ekyaddiridde kumwesikako n'adduka ku siteegi. Omuvubuka yamugoberedde nga bw'amugamba nti nnyabo komawo ggwe wampise.

Baabadde ku Lagrand Hotel e Bwaise ku Idd. Grace Khan yawuliddwa ng'anyumiza banne nti omuvubuka yabadde ameze effumu mu mpale nga takyasobola kumugumiikiriza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...