TOP

Balimwezo talina sitamina

Added 23rd August 2019

MEEYA w’e Nakawa, Ronald Balimwezo naye nno taggwaako bisesa. Abavubuka b’e Nakawa bwe baabadde bavuganya mu mpaka z’okuvuga obugaali maanyi ga kifuba, Balimwezo ye yasoose okukwatamu okulaga abantu nti naye lwa bitiibwa akagaali asobola okukasotta.

 abavubuka nga basekerera Balimwezo

abavubuka nga basekerera Balimwezo

MEEYA w'e Nakawa, Ronald Balimwezo naye nno taggwaako bisesa.

Abavubuka b'e Nakawa bwe baabadde bavuganya mu mpaka z'okuvuga obugaali maanyi ga kifuba, Balimwezo ye yasoose okukwatamu okulaga abantu nti naye lwa bitiibwa akagaali asobola okukasotta.

Wabula yabadde y'akasimbula n'atagala okukakkana ng'ali ku ttaka. Abantu abaabaddewo baamusekeredde nga bwe bamukuba olwali nti ‘‘omukulu talina sitamina''. Owoolugambo waffe atugambye nti bino okubaawo yabadde akola bukolomooni.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...