TOP

'Mutabani ebintu si byangu'

Added 2nd October 2019

OMUSUMBA Wilson Bugembe y’omu ku bantu abangi abeeyiye mu kisaawe e Namboole ng’Omusumba Jackson Ssennyonga asabira eggwanga.

Kyokka Ssennyonga bwe yabadde tannaba kugenda Namboole, yasoose kukyaza Pulezidenti Museveni ku kkanisa ye e Bwaise.

Kati kirabika Bugembe bwe yategedde amaanyi ga Ssennyonga kwe kumutuukirira n'amukuba akaama amusabireko naye afune amaanyi agakyaza Pulezidenti Museveni ku kkanisa ye engeri gyali ku ddimu ly'okuzimba.

Ssennyonga yamuwadde obudde n'amuwuliriza kyokka entunula ye eringa egamba Bugembe nti, mutabani ebintu si byangu.

Oluvannyuma yamusabidde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Aba 'Former Footballers In...

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo,...

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...