TOP

Bye nasoma mbiwa obudde butono - Taata Sam

Added 12th October 2019

Robert Sunday 'Taata Sam' alina dipulooma mu byamawulire, ate munnakatemba: Nkola ku leediyo emu gye nnina pulogulaamu eyitibwa Ennyimba mu Birooto, guno gw’emurimu gwe nkola omusomerere.

 Taata Sam

Taata Sam

Naye obudde obusinga mbuteeka mu kitone kyange, nakula neegomba munnakatemba Omuzungu Mr. Bean ne Patriko Mujjuka kubanga munnamawulire ate munnakatemba.

Ntunuulidde okutandikawo ebbanguliro lya bannakatemba okusobola okubabangula mu bintu eby'enjawulo.

Ekitone kino kinfudde omuntu afuuse ensonga mu ggwanga n'ekirala nfunyeemu emikwano.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hon.Nakiwala ng'annyonnyola

Minisita Nakiwala Kiyingi a...

Minisita omubeezi ow'abavubuka n'abaana mu ggwanga Florence Nakiwala Kiyingi asabye abavubuka bulijjo okwekolamu...

Poliisi ereese Ikara

GOOLOKIPPA Tom Ikara asaze bakyampiyoni Vipers SC ne URA FC ekikuubo bw'atadde omukono ku ndagaano ya myaka ebiri...

Hajji Farooq Ntege akubye a...

MUNNABYABUFUZI Hajji Farooq Ntege akubye enkata abasiraamu be ggombolola ya ‘Makindye West’ bwa bawadde lukululana...

President Museveni

Pulezidenti Museveni akoze ...

Pulezidenti Museveni akoze enkyukakyuka mu Magye ga UDPF

Brig.Flavia Byekwaso alondeddwa okwogerera amagye ga UPDF

Brig. Flavia Byekwaso alond...

UPDF elonze Brig Gen Flavia Byekwaso mu kifo ky'omwogezi wa UPDF ekibaddemu Brig. Gen. Richard Karemire ate Karemire...