TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • VJOj Isaac akubye oluyimba ne Longomba.lwe batuumye Sekemba

VJOj Isaac akubye oluyimba ne Longomba.lwe batuumye Sekemba

Added 17th October 2019

VJOj Isaac ye Munnayuganda asoose okukuba oluyimba (Kolabo) n'omukulu ono era oluyimba lwabwe balutuumye Sekemba.

 VJOj (ku kkono) ne Awilo Longomba

VJOj (ku kkono) ne Awilo Longomba

Mwanamulenzi VJoj Isaac tatudde. Wosomera bino ng'akubye oluyimb olupya lw'akubye n'omuyimbi ow'amaanyi amanyiddwa nga Awilo Longomba ng'alutuumye Sekemba.

Ono ye Munnanyuganda asoose mu byafaayo okukuba oluyimba ne musajjamukulu ono. Vjoj omutuuze mu Bungereza alina ennyimba endala nga Go Down, Gwe Anzikakanya, Your Love, Singa Luyimba, African Girl n'endala era nga waliwo oluyimba olulala lw'afumba nga luno agenda kulukuba n'Omunaigeria. 

   Ennyimba ze zikubibwa ku ttivvi ez'enjawulo mu Uganda era ne ku Youtube kweziri.

 j ku kkono ne wilo ongomba VJOj (ku kkono) ne Awilo Longomba

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

   Jane Nnabukeera eyasudde bbebi mu kabuyonjo

Wuuno maama eyasudde bbebi ...

Poliisi egamba nti Nnabukeera ng'amaze okusuula omnwana we mu kaabuyonjo yaddayo n'abikira abatuuze nga bwe yamufiiriddeko...

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...

Abakulembeze mu Kawempe ben...

ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja...

"Abatakisi bafunye obukodyo...

POLIISI erabudde nti egenda kukola ekikwekweeto ku batakisi abasiize endabirwamu z’ebidduka byaber langi nga bagenderera...

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....