TOP

Opa Fambo abala kaki n'Abazungu?

By

Added 20th October 2019

Opa Fambo abala kaki n'Abazungu?

OMUYIMBI Opa Fambo kinajjukirwa nti oluyimba lwe olwa Basuze Batya vidiyo yagikola na Muchina, wabula ow'olugambo lwaffe yamuguddeko ng'akola vidiyo y'oluyimba lwe olupya e Jinja ng'asitudde Abazungu.

Oluyimba luno oluyitibwa Dirty Dance 'Audio' yagikoledde wa pulodyusa Felix Pro ate SPK Films omukwasi wa vidiyo ye yakutte oluyimba luno nga bali ku biyiriro e Bujagaali.

Opa Fambo bakira azina n'Abazungu nga bw'abakwatako era yalabiddwaako nga waliwo omu gw'atudde naye oluvannyuma lw'okukola ekitundu ekisooka banyuma emboozi empanvu nga olowooza balin enkolagaana enene enyo.

Owoolugambo waffe yayogedde n'omuyimbi Opa Fambo n'amutegeza nti oluyimba luno aluyimbidde buli muntu eyeekakakasa okuzina.

Agamba nti oluyimba luno lukwata ku bantu abeewana nti be baabasookawo mu kisaawe ky'okuyimba era balina okuluwuliriza bawulire endongo eriko.

  

 

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...