TOP

Abawagizi ba Kenzo beesunga kumwaniriza

Added 21st October 2019

ABAWAGIZI ba Eddy Kenzo ab'omunda, leero basiibye beetala nga beetegekera okumwaniriza.

 Full Figure (ku kkono) n'abawagizi ba Kenzo abalala nga beebugira amadda ge.

Full Figure (ku kkono) n'abawagizi ba Kenzo abalala nga beebugira amadda ge.

Bya JOSEPHAT SSEGUYA

ABAWAGIZI ba Eddy Kenzo ab'omunda, leero basiibye beetala nga beetegekera okumwaniriza.

 ull igure nga yeekolako olwenkya lu musange ngateredde Full Figure nga yeekolako olw'enkya lu musange ng'ateredde.

 

Basiibye bakubisa mijoozi gimwaniriza okuwandiikiddwa ebigambo 'Welcome Eddy Kenzo, Uganda's music export' n'ebigambo ebirala ebimuwaana.

 keetalo akookwetegekera amadda ga enzo Akeetalo akookwetegekera amadda ga Kenzo.

 

Kenzo asuubirwa okutuuka enkya ku ssaawa 7.00 ku kisaawe e Ntebe. Wategekeddwaawo oluseregende lw'emmotoka olugenda okumutwala obutereevu e Makindye mu Kizungu w'agenda okukuba olukungana lwa bannamawulire annyonnyole watuse ku bya Sheikh Nuuhu Muzaata Batte eyamuvuma jjuuzi okubeera laavu nniga ssemyekozo eyalemwa okuwasa Rema Namakula n'amusuulawo.

 

Abategeka okumwaniriza bakulembeddwa Full Figure ne Maneja Roger Lubega owa Spice Diana ategese ‘convoy' erimu mmotoka za BMW, Range Rover, Limousine n'endala.

Kenzo ali mu Amerika essaawa eno gy'abadde yagenda okuyimba.

 

Kenzo ategese kulumba Muzaata e Kibuli amubuulire akana n'akataano
Eddie Kenzo ne Rema beeraze amapenzi ku siteegi ne balumya abateesi

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...