TOP

Olutalo nga poliisi ekwata eyatomera omwana

Added 21st October 2019

WAABADDEWO vvaawompitewo ng’abaserikale basazeeko omusajja agambibwa okutomera omwana n’amumenya amagulu n’adduka.

 Abaserikale nga bakunguzza omusajja

Abaserikale nga bakunguzza omusajja

WAABADDEWO vvaawompitewo ng'abaserikale basazeeko omusajja agambibwa okutomera omwana n'amumenya amagulu n'adduka.

Ggaayi eyalabise okuba ‘kamenyo' olw'engeri gye yatagazzaamu abaserikale yategeerekeseeko lya  Napoleon nga kigambibwa nti ddereeva wa mmotoka za ofiisi ya Ssaabawolereza wa Gavumenti.

Omwana yamutomerera mu bitundu by'e Kawempe gye buvuddeko kyokka baamukwatidde Lugogo okumpi n'ekitebe kya Vision Group.

Obwedda yeenyoola nabo nga bw'ababuuza omusango gwazizza. Baamusinzizza amaanyi era baagenze okumutwala ng'empale baziyuzizza katono n'omulalu amutolokeko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...