TOP

Dr. Bitone anoonya mugaati

Added 1st November 2019

Dr. Bitone anoonya mugaati

OMUYIMBI Hellena Nanjego asazeeko abasuubuzi ba sipeeya mu katale k'ewa Kisekka gye bamuwaanidde okubeera n'eddoboozi eribakolera. Mu mbeera eno bamugabudde ebifi by'ennyama n'okumuyiira amazike.

Nanjego yabadde ayiiseko mu katale k'ewa Kisekka okubuuza ku basuubuzi ne bamakanika ng'eno gya baamusiimidde okuyimba ennyimba ezibuulirira omuli Nkwagala Uganda Yange, Temunoba Abakyala n'endala.

Naye yabasabye bamuwagire mu kivvulu kye ky'atuumye The Best Of Hellena Nanjego ku Theather Labonita nga November 8, 2019 abanyumize ebisingawo mu lugendo lwe. Yagambye nti tikiti esooka ejja kubeera ku 30,000/-, so ng'emmeeza ya mitwalo 50.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...

Nantale ne Batulumaayo

Ow'emyaka 77 alumirizza muk...

MUSAJJAMUKULU ow’emyaaka 77, omutuuze ku kyalo Kyambizzi ekisangibwa e Mwererwe-Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso...