TOP

John Ssegawa ono muwala wo...

Added 1st November 2019

MUNNAKATEMBA John Ssegawa eyali amanyiddwa nga Sserulungi wa Kampala taggwaayo. Alina omukolo gwe yabaddeko mu bitundu by’e Mengo okumpi n’Olubiri lwa Kabaka ng’ali n’ekyana kino.

 John Ssegawa n'ekyana

John Ssegawa n'ekyana

MUNNAKATEMBA John Ssegawa eyali amanyiddwa nga Sserulungi wa Kampala taggwaayo. Alina omukolo gwe yabaddeko mu bitundu by'e Mengo okumpi n'Olubiri lwa Kabaka ng'ali n'ekyana kino. 

Omukolo guno gwabaddeko banywanyi ba Ssegawa bangi era baawuliddwa nga beewunaganya n'okwekuba obwama nga beebuuza oba ono muwala we. 

Obwedda batudde bonna ku mmeeza emu nga banyumirwa ebigenda mu maaso era n'ekiseera ky'okugenda bwe kyatuuse baavuddewo bonna.

Ssegawa yalina abantu be okuli Ruth Wanyana kati ali mu Amerika ne Mariam Ndagire (baayawukana).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Matia Lubega eyabula ku bakadde be

Eyabula kati emyezi ebiri y...

Omwana eyabula kati emyezi ebiri nga n'okutuusa kati tannamanyikako mayitire yeeraliikirizza bazadde be nga bagamba...

Omuwala atuuyanidde mu ofii...

OMUWALA agambibwa okubba ensimbi emitwalo 290,000/= ku muvubuka yakiguddeko omuvubuka bwe yamuguddeko mu Kampala...

Ensi kuyiiya: Wuuno nnamuka...

ABAVUBUKA bangi banyooma emirimu olwo ne badda mu kwekubagiza nga bwebatalina mirimu n’obwavu obubalemesa okubaako...

Ensi ekalubye omukazi ow'em...

Nansubuga agamba ku myaka 75 asoboola okwetuusaako buli kimu.

Dr. Diana Atwine n'abakulu abalala nga balambula eddwaaliro

Dr. Atwine alagidde eddwali...

MINISITULE y'ebyobulamu ekkirizza eddwaliro ly'e Kayunga erimaze emyaka ebiri nga liddaabirizibwa litandike okujjanjaba...