TOP

Singh Katongole emmere agirya mu tonninyira?

Added 8th November 2019

SIGH Katongole eyavuganya n’omubaka Moses Kasibante owa Lubaga North n’amukuba n’enkoona n’enywa yaggwaamu oba ayise mu nkola y’okubeera n’omuntu wa wansi okutuuka ku lyengedde. Wiiki ewedde Katongole twamuguddeko mu katale k’e Mengo ng’ali ne banywanyi be bakoona amasala.

 Katongole ne basajja be nga balya emmere

Katongole ne basajja be nga balya emmere

SIGH Katongole eyavuganya n'omubaka Moses Kasibante owa Lubaga North n'amukuba n'enkoona n'enywa yaggwaamu oba ayise mu nkola y'okubeera n'omuntu wa wansi okutuuka ku lyengedde.

Wiiki ewedde Katongole twamuguddeko mu katale k'e Mengo ng'ali ne banywanyi be bakoona amasala. Olwavudde ku mmere bazze ku LUDO nga bazannya.

Abamu ku basuubuzi baamusanyukidde kyokka nga beebuuza gye yabulira ate abalala ne bamukuba olwali nti kirabika yaggwaamu kati n'emmere agirya mu tonninyira.

Ye omukyala eyabagabudde baamulese afa essanyu olw'omusimbi gwe baamuwadde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutaka Walusimbi alagidde ...

OMUKULU w'ekika ky'effumbe Omutaka Yusuf Mbirozankya Kigumba Walusimbi alagidde olukiiko olufuzi olw'ekika kino...

Henry Ssekyewa eyattiddwa. Mu kifaananyi ekinene y'ennyumba ya Livingstone Zziwa eyasaanyiziddwaawo ng'abatuuze bamulumiriza okuba n'ekkobaane ku kufa kwa Ssekyewa

Bamusse mu bukambwe lwa nka...

ABATUUZE ku kyalo Nakikonge ekisangibwa mu ggombolola y'e Makulubita mu disitulikiti y'e Luweero baguddemu ekyekango...

Minisita Janet Museveni ala...

Minisita w'ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Museveni naye atuuse e Makerere University  ku kizimbe ekikuklu ekya...

David Lukyamuzi

Owa KACITA abadde omusaale ...

Abasuubuzi mu Kikuubo baguddemu ekyekango munnaabwe David Lukyamuzi Wangi ate nga mukulembeze mu kibiina kya KACITA...

Nnankulu wa Kampala alaze p...

NANKULU wa Kampala Dorothy Kisaka ayanjulidde Banakampala ebiri muntekateeka ey'emyakka 5 gyasuubira okugoberera...