TOP

Obunkenke nga Hamza ayambaza Rema empeta

Added 17th November 2019

Akamwenyumwenyu kaabadde ka kiyita mu luggya omukyala bwe yazudde nti engalo ateeka ku nkyamu era n’amuwenyaako n’atategeera.

Dr. Hamza Sebunya yasanze akaseera bwe yatankanye engalo ya Rema kwe yabadde alina okuteeka empeta.

Hamza yasoose kufukamira ku mavivi ge abiri mu mukwano omungi n'akwata engalo ya mukyala we Rema Namakula ey'okubiri ateekeko empeta.

Akamwenyumwenyu kaabadde ka kiyita mu luggya omukyala bwe yazudde nti engalo ateeka ku nkyamu era n'amuwenyaako n'atategeera.

Wano Rema alina engeri gye yakyusizza ffeesi okumulaga nti empeta agiteeka ku mukono mukyamu.

Hamzah naye yasobeddwa oluvannyuma n'ategeera engalo omukyala gye yabadde amugamba olwo Rema naye kwe kujjukira nti bali mu bantu n'ateekako ‘simayiro' eyalabise nga nkake.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...