TOP

Engeri okwanjula kwa Hamza gye kwagasse ekika kya Rema

Added 17th November 2019

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

 Okuva ku kkono: Omusika wa kitaawe wa Rema, Richard Mutyaba Ggere ne bataata be abalala nga boogera ku mukolo.

Okuva ku kkono: Omusika wa kitaawe wa Rema, Richard Mutyaba Ggere ne bataata be abalala nga boogera ku mukolo.

Ebika bibiri eky'Endiga n'Ekyolugave Rema mw'azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Ng'enteekateeka z'emikolo zigenda mu maaso, baasisinkanye okutema empenda z'emikolo.

Kino kyavudde ku Rema okumanya obukojjaabwe gye yakulira nga maama we, Hamidah Nabbosa afudde.

Ebika byombi byasisinkanye okutegeka emikolo gy'okwanjula bombi kwe baategeeredde nti, baamuzaala bonna.

 kuva ku kkono erald semwogerere eyabadde alina okugaba ema bwe bazaalibwa ddiriddwa etty amakula  uyiisa jjajja gnes akato ajjuma ane akamya arah abatanzi eyabadde alina okuba senga owensonga nasembayo naye senga aba famire ya ema abatuufu Okuva ku kkono: Gerald Ssemwogerere eyabadde alina okugaba Rema (bwe bazaalibwa). Addiriddwa Betty Namakula, JC Muyiisa (jjajja), Agnes Nakato Najjuma, Jane Nakamya, Sarah Nabatanzi (eyabadde alina okuba Ssenga ow'ensonga) n'asembayo naye Ssenga aba famire ya Rema abatuufu.

 

MU BAMU KU BAALABISE ERI REMA MU MIKOLO

Richard Mutyaba Ggere: Ono ye yasikira Charles Mukiibi era eyabadde taata ku mukolo.

Baamuwadde ttivvi ya yinsi 55 n'ebintu ebirala era yavuddewo musanyufu.

Fred Semakula: Ono ye yali mukulu wa Charles Mukiibi taata wa Rema. Gerald

Semwogerere: Ono ye muto wa Rema era makanika mu katale k'ewa Kisekka. Ronald

Serunjogi: Taata wa Rema omuto abeera e Kasenyi ku mwalo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...