TOP

Wuuno omukyala abikka Butchaman

Added 19th November 2019

CLAIRE Nangajja bwe yawulira okulaajana kw’omuyimbi Butchaman bwe yakuba oluyimba lwa ‘‘ Abakyala lwaki temumatira’’ n’amunoonya okumuwonya amaziga n’okuboolebwa.

 Butchaman ne mukyala we

Butchaman ne mukyala we

CLAIRE Nangajja bwe yawulira okulaajana kw'omuyimbi Butchaman bwe yakuba oluyimba lwa ‘‘ Abakyala lwaki temumatira'' n'amunoonya okumuwonya amaziga n'okuboolebwa.

W'osomera bino nga baakamala emyaka 13 nga baagalana mwe bazaalidde n'abaana bana. Omanyi mu luyimba luno, Butchaman yali alaga nti abakyala kirabika tebamumatira lwakuba mulema.

Nangajja bwe yalumba nga enjogera y'ennaku zino bweri, yakizuula nti wadde omusajja alina obulemu, waaka amulina era tamujjuza mu by'ekisenge n'asaba abakazi okukomya omuze gw'okunyooma n'okuboola abasajja abalina obulemu kubanga nabo bantu abalina okwagalibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....