TOP

Essuuti y'omubaka tepasuka

Added 19th November 2019

ABAALABYE omubaka akiikirira Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo mu Palamenti, Emmanuel Kigozi Ssempala Ssajjalyabeene ng’asimula ennyanda baakakasizza nti akyalina sitamina.

 Omubaka Ssempala ng'asimula omupiira

Omubaka Ssempala ng'asimula omupiira

ABAALABYE omubaka akiikirira Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo mu Palamenti, Emmanuel Kigozi Ssempala Ssajjalyabeene ng'asimula ennyanda baakakasizza nti akyalina sitamina.

Kyokka abamu baatiddemu engeri gye yabadde yeesaze essuuti nga balowooza nti eyinza okumupasukako ate abalala nga bamuwaana nga bw'alina waaka.

Ono yabadde aggulawo empaka za Ssempala Christmas Cup mu bitundu by'e Namasuba ezaategekeddwa ng'abatuuze beetegekera amazaalibwa ga Mukama waffe Yesu Kristu.

Owoolugambo waffe atugambye nti abatuuze baawuliddwa nga beewuunaganya nti kirabika omubaka yali kafulu mu kucanga akapiira lwakuba ennaku zino yateekako omubiri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...