TOP

Gwe bafaananya Kusasira yeeyogeddeko

Added 28th November 2019

Gwe bafaananya Kusasira yeeyogeddeko

ONO bamuyita Nansubuga Kusasira. Agamba nti okuva Pulezidenti Museveni lwe yawa Catherine Kusasira ssente n'emmotoka kyamusukkako abantu bwe bamulaba nga bamusaba ssente olw'okuba afaanana Kusasira.

Nansubuga agamba nti yava dda ng'afaanana Kusasira ate nga ne gye yakulira e Makindye era baamukazaako lya Kusasira.

N'e Mityana gye yazaalibwa era baamuwa lya Kusasira wabula ye Kusasira omuyimbi talina ky'amumanyiiko.

Nga kimususseeko naddala abamuseera mu maduuka nga balowooza nti baseera Kusasira omuyimbi alina ku ssente, yasazeewo anoonye Kusasira amubuulire oba baaluganda kuba amuleetedde obuzibu bungi. Ayagala kumanya oba Kusasira muganda we. Nansubuga agamba nti amufaanana obumpi, akabina ne ffeesi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...