TOP

Maneja wa Fresh Kid omupya ayogeza maanyi

Added 2nd December 2019

Maneja wa Fresh Kid omupya amanyiddwa nga Dennis Katende [MC Eddy] ategeezezza nti oluvannyuma lw'okusazaamu endagaano ya Fresh Kid ne maneja Francis, yafunye akasajja ku mutima omwana n'amuggyako engoye zonna ze yali yamugulira obutamulekera yadde.

MC Eddy agamba nti kati bali mu kaweefube kutungira Fresh Kid engoye empya n'okulaba nga batwala talanta ya Fresh Kid mu maaso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...