TOP

Eddy Kenzo Guma newange bibuuza

Added 11th December 2019

ABAYIMBI Jose Chameleone ne Eddy Kenzo baabaddeko mu kivvulu kya Wizkid e Lugogo. Baalabiddwaako nga beesika mu mikono n’okunyumya oluboozi.

Olw'embeera y'obudde baabadde bambadde ebikooti nga ne ku mitwe bateereddeko ebikoofiira.

Abamu ku banguwa okubisala kwe kutandika okweyogeza nti kirabika abakulu bano ennaku zino basula bubi nga beezinze olw'obutaba na bakyala babafumbira n'okubabikka ekiro.

Muka Eddy Kenzo, Rema Namakula baamututte gye buvuddeko omusajja ne yeeyanjula ne mu bakadde nga kati Kenzo yasigadde ku bumpwakimpwaki.

Ate Jose Chameleone mukyala we Danniella yamusindika mu Amerika n'abaana nga naye ennaku zino asula yeezinze.

Kati olw'okuba ekya Kenzo kikyali kipya, Chamilli alinga eyabadde amugumya kubanga n'ewuwe bibuuza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kizza Senninde

Bba wa minisita Rosemary Se...

ZEFANIYA Kizza Senninde nga ye bba wa minisita omubeezi ow'ebyenjgiriza ebisookerwako, Rose Nansubuga Senninde...

Abamu ku baagala okufuna tikiti nga balwanira ku kitebe kya NUP.

Aba Bobi Wine bayomba lwa l...

OLUTALO luzzeemu ku kitebe ky’ekibiina kya Bobi Wine ekya National Unity Platform e Kamwokya nga luva ku lukalala...

Liverpool eyagala Mbappe

OKUZIMBA ttiimu ejojobya Bulaaya, omu- tendesi wa Liverpool, Jurgen Klopp abikwasizza maanyi.

Bashemera n’abaana be. Okuloota ng’ofunye omulimu mu nsi z’ebweru n’ogugaana kitegeeza ki? Nze Gift J e Makerere. Kikulabula obutalowoolereza mu bintu ebiri

Muggya wange yatta bbaffe n...

OKUFA kwa baze kwankuba wala katono ngwe n’eddalu. Abasawo baakola kya maanyi okumbudaabuda n’okunzizaamu essuubi...

Bobi Wine (wakati) lwe yali ne Latif Ssebaggaka (ku kkono) ne Chameleone (ku ddyo).

Kitegeeza ki Latif okuva mu...

LATIF Ssebaggala okuva ku kuvuganya ku kifo kya Loodi Meeya kiddiridde enteeseganya z’abavuganya Gavumenti ne bakkaanya...