TOP

Ekyana kitunuzza Kalera mu mbugo n'awunga!

Added 19th December 2019

Kazannyirizi Daniel Kalera okuva e Busoga yakiguddeko. Omuwala amutuuzizzaako ‘tabo’ n’amutunuza mu mbuga agenze okuva wansi ng’ayogera ebitakwagana.

Ekyana kino kyabadde kiyimba ng'eno Kalera bwakikyokooza. Baatandise okuzina bonna nga bwe beekola obusolosolo gye byaggweeredde nga bagudde ku ttaka.

Omuwala yayimbye nga bwawembejja Kalera n'ekyaddiridde kumutuulako mu kifuba nga Kalera bwatunudde mu bisambi by'omuwala ono ate jjukira yabadde yeesaze akagoye akampi.

Oba yalabye ki? Nze naawe. Baabadde ku Dam Waters e Jinja wiiki ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugenzi Muwanga Kakooza

Bakungubagidde Kakooza owa ...

MUNNAMAWULIRE wa Bukedde, Daniel Muwanga Kakooza, aziikiddwa e Ssanga mu ggombolola y'e Gombe ku lw'e Semuto. ...

Biden ne Trump

Trump apondoose; amagye gat...

AMAGYE ga Amerika n'ebitongole ebikessi bitandise okuwa Joe Biden ebyama oluvannyuma lwa Pulezidenti Donald Trump...

Sheikh Muzaata

Embeera ya Muzaata mu ddwaa...

OBULWADDE obuluma Sheikh Nuhu Muzaata Batte bwazze nga musujja okukkakkana ng'ali ku kitanda mu IHK Kampala. Assiddwa...

Minisita Kamuntu (wakati) n'abamu ku bammemba ba UPRS.

Minisita atongozza olukiiko...

Minisita w'ebyamateeka , Polof. Ephraim Kamuntu atongozza olukiiko olufuzi olw’ekibiina ekirwanirira eddembe ly’abayiiya...

Abataka nga bakwasa Museveni effumu n'omuggo.

Museveni alaze by'agenda ok...

PULEZIDENTI Museveni akkirizza okuwaayo ettaka okuli ekibira kya Nauyo- Bugema ekisangibwa mu kibuga kye Mbale...