TOP

'Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino

Added 19th January 2020

‘Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino

GGAAYI ono yajja mu kibuga buli we balaga. kuyiiya bulamu era kigambibwa nti akola guno ga guli.

Olw'embeera y'ebyenfuna, omusulo buli lwe gumuluma ng'afuna akacupa akaweddemu amazzi ng'afuka omwo. Olumala ng'atambula bulungi gy'obeera nti akutte juyisi we ng'akacupa akasuula wansi wa tulansifooma okuliraana ppaaka ya ttakisi enkadde.

Akikoledde ebbanga ng'era abakolerawo beemulugunya ku muntu ono kyokka nga tebamukwasa.

Wiiki ewedde yasuddewo akacupa emisana ttuku ne bamukwata. Baamulagidde okuggyawo obucupa bwe bonna n'asooka awalira.

Yalabye baagala kumuyisaamu mpi ate n'adda mu kulaajana n'okusaba ekisonyiwo ng'awoza nti embeera y'ebyenfuna yeemutawaanya ng'oluusi aba talina kinusu kusasulira kaabuyonjo mu kibuga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.