TOP

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo

Added 21st February 2020

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Yasangiddwa mu kivvulu kya Maro ekyabadde e Jinja gye buvuddeko ng'azina mazibu eno nga bw'azina akkirira ekyavuddeko abaabadde bamulaba okweraliikirira nti ebisa byandimusimbira awo.

Yazinye okuva lwe yayingidde eno nga banywanyi be be yayise nabo bwe bamugulira omwenge era yagenze okuvaawo ng'alabika amenye ekimala.

Yazinye okutuusa endongo lwe yaggaddewo bwatyo n'adda ewaabwe naye nga musanyufu. Oba yabadde alina kye yeekulisa? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Police FC eyongedde okwenyweza

MU KAWEEFUBE wa Police FC ezannyira mu Star times Uganda Premier League okwetegekera sizoni ejja 2020/2021, basonjodde...

Nakaayi ng'ali mu nsiike ne Nannyondo

Nakaayi yeebugira mpaka z'e...

MUNNAYUGANDA omuddusi Halima Nakaayi ali ku ssaala okulaba ng’emisinde gya ‘Diamond League’ gibeerawo mu kibuga...

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....