TOP

Abtex totya abasajja tubalina - Lukwago

Added 25th February 2020

POLIISI yagaana Bobi Wine okuddamu okulinnya ku siteegi. Bino byagenda okubaawo ng’abategesi b’ebivvulu, Abbey Musinguzi owa Abtex Productions ne Andrew Mukasa owa Bajjo Events bafeesa olw’okufi irwa omusimbi olwa poliisi okusazaamu ebivvulu bya Kyarenga e Namboole n’e Busaabala.

Kye baakola kwe kuddukira mu kkooti baleme kufi irwa ssente zaabwe. Bwe baabadde mu kkooti wiiki ewedde, beegayiridde Omulamuzi esale mangu omusango gwabwe nga Paasika tennatuuka basobole okutegekayo ebivvulu ebirala bafune ffi izi z'abaana. Baabadde mu kkooti y'omulamuzi Esther Nambayo ewulira emisango gy'engassi ku Twed Towers.

Omulamuzi bwe yamaze okubawuliriza n'awa olwa April 1, 2020 okuwa ensala ye oba nga Bobi akkirizibwa okuddamu okulinnya ku siteegi okuyimba oba nedda. Lukwago yasabye Abtex obutaggwaamu ssuubi kubanga ku kizigo ensolo kweri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...