TOP

Muwala jjuza akaveera eka si birungi

Added 9th March 2020

ENJOGERA egamba nti ‘‘ogw’okulya gwasuula wammese mu kita’’ etuukira bulungi ku musajja mukulu ono Yusuf Zziwa.

ENJOGERA egamba nti ‘‘ogw'okulya gwasuula wammese mu kita'' etuukira bulungi ku musajja mukulu ono Yusuf Zziwa.

Alina omukolo gwe yabaddeko mu bitundu by'e Mpigi era ssaawa y'okulya bwe yatuuse abantu ne basimba layini okufuna ak'okulya.

Baabadde babafumbidde piraawo. Bwe yamaze okulya n'akwata mu nsawo y'e kkanzu n'akukunulayo akaveera akaddugavu n'addamu okusimba layini.

Yalagidde omukazi eyabadde agabula okusooka okujjuza akaveera ke alyoke agabule abalala.

Kino kyanyiizizza abatuuze ne bamulangira omululu nga n'abamu bwe bamubuuza nti ku myaka gyo tokuttanga muceere.

Oba alina be yabadde aleese awaka nga b'ayagala okutwalira ku muceere guno? Nze naawe. Omugagga Benard Sserunjogi ye yabawaddemu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyanzaalamu abalongo ansuddewo

NZE Sylvia Nayiga, mbeera mu zzooni I e Kawaala mu Kampala. Omusajja anneefuulidde oluvannyuma lw’okunzaalamu abalongo....

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...

KCCA ewaddeyo ekitundu kya ...

EKITONGOLE kya KCCA kyaddaaki kiwaddeyo ekitundu ku kibangirizi kya Centenary Park eri ekitongole ekivunaanyizibwa...

Pulaani y'okulonda mu 2021 ...

KU Lwokuna nga January 14, 2021 lwe lunaku lw’okulonderako ababaka ba Palamenti mu ggwanga lyonna. Omulamuzi Simon...

OC asse omutuuze e Lugala -...

OLUTALO poliisi mwe yakubidde omutuuze amasasi n’afiirawo lwatandise na kusobya ku mukazi eyakedde okugenda okukola...