TOP

Eyali maneja wa Fresh Kid ayingizzaawo embooko

Added 11th March 2020

MU December wa 2019, omuyimbi Fresh Kid yagoba eyali maneja we Francis Kamoga. Kigambibwa nti ssente ze za batabula.

MU December wa 2019, omuyimbi Fresh Kid yagoba eyali maneja we Francis Kamoga. Kigambibwa nti ssente ze za batabula.

Embeera eno teyayisa bulungi Kamoga kubanga yali ataddemu obudde bwe ng'amufudde omuyimbi ow'erinnya kyokka we yali asuubira okutandika okweyagala ate ne bamugoba.

Maneja Francis yakkiriza embeera era agavaayo gagamba nti yayingizzaawo omuwala Jawy Landa gw'ayambako mu byamuziki.

Owoolugambo waffe atugambye nti ababadde balaba Francis n'ekyana kino babadde balowooza nti kantu ke.

Tetunnaba kutegeera bulungi oba ono maneja wa muziki yekka oba amaneginga n'ebirala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...

Abakulembeze mu Kawempe ben...

ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja...

"Abatakisi bafunye obukodyo...

POLIISI erabudde nti egenda kukola ekikwekweeto ku batakisi abasiize endabirwamu z’ebidduka byaber langi nga bagenderera...

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....

Fred Enanga

Ettemu n'okusobya ku baana ...

EBIKOLWA by’ettemu n’okusobya ku baana bikudde ejjembe mu biseera by’okwekuuma obulwadde bwa ssenyiga era poliisi...