TOP

Abakyala balaze abasajja bwe batakyanyigirwa mu nnoga

Added 12th March 2020

ABAKYALA bagamba nti beeyongedde okufungiza okuvuganya ku mirimu egibadde girabibwa ng’egy’abasajja.

 Omuwala ng’attunka n’omuvubuka mu kusala endongo.

Omuwala ng’attunka n’omuvubuka mu kusala endongo.

 

 

  uby ngatabula emiziki u katono ye  ary o DJ. Ruby ng'atabula emiziki. Mu katono ye DJ Mary Jo.

 

ABAKYALA bagamba nti beeyongedde okufungiza okuvuganya ku mirimu egibadde girabibwa ng'egy'abasajja.

Ng'oggyeeko okuvuga mmotoka ensajja, ezikola emirimu nga takisi n'ebirala, balaze nti kati bakafulu mu kutabula emiziki era ababadde bakyabalowooleza okubeera mu kiyungu, bali ku kakyamu.

Abawala abatabuzi b'emiziki bwe baabadde e Bugoloobi ku Desgine Hab ba Dije nga bakulembeddwa DJ Mary Jo, bakyala bannaabwe baabakooneddemu nti ddala bakafulu mu mulimu guno era batuuse n'okumenyawo abasajja abagukola.

 

Mu balala abaatabudde ekyuma kwabaddeko DJ Ruby, Sal the Deejay, ne Dj Amaor mu kivvulu ekyatuumidwa Ladies' Affair Season 4 nga kyategekeddwa aba Uganda Waragi ng'ekimu ku bikujjuko by'okusiima abakyala mu ggwanga nga bajaguza olunaku lwabwe.

Kino kyasitudde abadigize bangi mu ntebe okusala ddansi okulaga kye balinawo.

 

 aanabawala baalaze kye balinawo Baanabawala baalaze kye balinawo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyeefudde agula essimu n'ag...

Bya Rosemary Nakaliri  Abasuubuzi b'oku Kaleerwe baazingizza ababbi abeefudde bakasitoma abazze okugula essimu...

Kayemba n'ensawo ye emweyagaza.

Kyama ki ekiri mu bbulifukk...

Geoffrey Kayemba Ssolo avuganya ku kifo ky’omubaka wa Bukomansimbi South ensawo ya Jjajja we emweyagaza.

Minisita Kibuule mu ssuuti ng'atongoza okusimba emiti gy'amasannyalaze.

Ab'e Nama bawonye okusula m...

Abatuuze mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono bafunye akaseko ku matama bwe babawadde amasannyalaze...

Kasingye ng'akwasa Omusumba Jjumba masiki.

Poliisi n'amagye byetondedd...

POLIISI n'amagye byetondedde Omusumba w'e Masaka eyawummula John Baptist Kaggwa (mu kifaananyi ku ddyo) olw'okukuba...

Buchaman ne mukyala we nga bakwasa abaserikale ebyambalo by'amagye.

Buchaman awaddeyo ebyambalo...

OMUWABUUZI wa Pulezidenti ku nsonga za Ghetto, Mark Bugembe amanyiddwa nga Buchaman akwasizza ab’ebyokwerinda ebyambalo...