TOP

Pasita Namutebi naye akyusizza embuulira

Added 2nd April 2020

EMBEERA ya Corona buli omu emusaza ntotto naye n’abasumba b’abalokole nabo tebatudde.

EMBEERA ya Corona buli omu emusaza ntotto naye n'abasumba b'abalokole nabo tebatudde.

Busula bayiiya engeri y'okutuusa ekigambo kya Katonda ku ndiga zaabwe naddala mu kiseera kino ekizibu.

Ye Pasita Imelda Namutebi naye yasazeewo akyuse embuulira y'enjiri ye. Ono yafunye ebyuma bi kalimagezi, ebya yintanenti, ebikwata ebifaananyi n'amaloboozi olwo n'akola situdiyo ey'omulembe era nga muno mw'ayita okuliisa ekigambo kya Mukama.

Obutambi buno obumu abukwata n'abuwa abalala. We twatuukiddeyo ku Ssande ng'ekkanisa nkalu naye ng'ali mu byuma ne bba Thomas Kula nga babuulira njiri.

Akozesa emikutu gi mugatta bantu nga Watsapp, Facebook n'ebirala nga kuno bibeerako butereevu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nakitto maama wa Amos Ssegawa (mu katono) eyattibwa.

Gavumenti etuliyirire obuwu...

BAZADDE b'abaana abattibwa bagamba nti ekya Museveni okubaliyirira si kibi bakirindiridde naye alina okukimaanya...

Ssendagire omu ku baakubwa amasasi n'afa.

Famire z'abattiddwa mu kwek...

PULEZIDENTI Museveni yayogedde eri eggwanga ku kwekalakaasa okwaliwo nga November 18 ne 19 nga kwaddirira okukwata...

Pulezidenti Museveni ng'alamusa ku bantu be.

Pulezidenti akunze aba NRM ...

Pulezidenti Museveni ayingide mu bitundu by'e Busoga olwaleero mu kukuba kampeyini ze ezobwapulezidenti . Mu...

Abakuumaddembe nga batwala omulambo gw'omukazi eyattiddwa.

Ab'e Nansana beeraliikirivu...

Abatuuze b'e Nansana beeraliikirivu olw'abantu abazze bawambibwa ate oluvannyuma ne basanga nga battiddwa mu bukambwe....

Bebe Cool.

Bebe Cool alabudde Nubian L...

Bebe Cool alabudde omuyimbi Nubian Lee ne Pulodyusa Dan Magic n'abasaba okukomya okwenyigira mu bikolwa ebisoomooza...