TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Luli Bukedde tubadde tumusomera mu takisi kati bya kutambula

Luli Bukedde tubadde tumusomera mu takisi kati bya kutambula

Added 2nd April 2020

ENSWA bw’ekyusa amaaso naawe okyusa envubo. Obulwadde bwa ssennyiga omukambwe bwe buwanise amatanga ono omusomi wa Bukedde talinze kutuuka gy’alaga n’asumulula olupapula lwa Bukedde n’atambula nga bw'asoma.

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe okyusa envubo. Obulwadde bwa ssennyiga omukambwe bwe buwanise amatanga ono omusomi wa Bukedde talinze kutuuka gy'alaga n'asumulula olupapula lwa Bukedde n'atambula nga bw'asoma.

Bino ebya Corono bibadde tebinnagwaawo nga abasaabaze batuula mu mmotoka ne basoma we batuukira gye balaga nga bategedde ebiri mu ggwanga.

Twamusanze ku Jinja Road ng'atambula asoma naye nga n'owakagaali eyabadde amuvaako emabega naye bw'agalingiza si kulwa nga babasibira mu kibuga nga tebategedde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasawo nga balaga omusajja engeri y'okukozesaamu enkola eno.

Batongozza enkola y'okukebe...

ABASAWO okuva mu ddwaaliro ly'e Kisugu nga bali n'abakugu okuva mu kitongole kya America ekya  PEPFAR wamu ne gavumenti...

Mmotoka Ykee Benda mwe yabadde.

Engeri Ykee Benda gye yasim...

''OLUVANNYUMA lw'okusimattuka akabenje akaabuzeeko katono okutwala obulamu bwe, omuyimbi Ykee Benda avumiridde...

Caral Nantongo bamukoledde ...

Carol Nantongo avudde ku kabaga k'amazaalibwa ge nga munyivu lwa bayimbi banne abayitiddwa okumujagulizako obutalabikako....

Mawejje ne Mukwaya

Famire z'abattiddwa zaagala...

FFAMIRE z'abantu abaakubiddwa amasasi mu kwekalakaasa ku Lwokusatu baagala Gavumenti ebaliriyirire. Charles...

Sipiika Kadaga

Palamenti evumiridde effujj...

PALAMENTI eteesezza ku mbeera eriwo mu ggwanga ery'okwekalakaasa n'okukwatibwa kw'abamu ku bannabyabufuzi, ababaka...