TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Fifi agabidde eb'e Ggaba eby'okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Fifi agabidde eb'e Ggaba eby'okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Added 6th April 2020

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

OMUKOZI wa Bukedde Ttivvi, Phiona Nabitengero amanyiddwa nga Fifi Da Queen (ku ddyo) yeewaddeyo aliise amaka 100 e Ggaba naddala mu kiseera kino nga buli omu anoonya kyazza eri omumwa ng'ate abasinga tebakyakola.

Ono yabategekedde emmere egenda okubagabirwa abapoliisi n'aba LC. Fifi yategeezezza nti mu kaseera kano ak'okugezesebwa abantu ke balimu, bangi tebalina wadde kyakulya, kwe kulaba ng'akwata ku k'alina asobole okufunira abo abatalina era akasubi kagudde ku b'e Ggaba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...